29
Luganda Continuation Book 2 Hosted for free on livelingua.com

Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

Embed Size (px)

Citation preview

Page 1: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

Luganda Continuation Book 2

Hosted for free on livelingua.com

Page 2: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

17'

TABLE OP .CONTENTS

k4A2.6

-4t4

Ea?.LESSON 1 Luganda Class/Conversations,

LESSON 2

LESSON 3

LESSON 4

LESSON 5

LESSON 6

° LESSON 7

LESSON 8

LESSON, 9

Okugenda ku mwezi (Going To The Moon) 2

Talking about Shopping/conversations

Abamerika era baakikoze(The Americans have at last done it) 5

4

Gding Shopping/Conversations 7P

The Passive Perms 8

Money Problems/Conversations 9

Particles of Time 10

G:tting Help in Stores/Oonversations

LESSON 10 Comparison of Adjectives 12

LESSON 11 Onuntu yakoze ebyafaayo(Man made History) 14

LESSON 12 Evening Activities/Conversations 16

LESSON 13 Noun Clauses iris Questions 17

LESSON 14 Olugero lwa MpoobeThe story of Mpoobe) 18

LESSON 15 Auxiliary Verbs 23

Hosted for free on livelingua.com

Page 3: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

V

FOREWORD

This is the Luganda Continuation Wok II,,following

the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students:

:It.cont&ins conversations on various subjects to

enable the students to improve their-knowledge of speaking

.the language,

it contains a few notes of grammar for students to

be able to gain nore confidence in their use of the language,'

A few extracted lines iron the local newspapers about

"GOING TO THE MOON" were used to fora sone of the lessons in

this book for students to be able to see and learn styles of

'language used in newspapers.

There is a long story in this book plus vocabulary and

this is followed by questions for one check onefd sense of

conprehension,

C

4

Hosted for free on livelingua.com

Page 4: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

LESSON 1

LUGANDA , CLASS/CONVERSATIONS

Conversation I

Si. Oluganda lwe lulimi olusingiraddala obuzibu mu nsi yonna.

S2. Lwaki oyogera otyo?

Si. Siyinza kulutegeera obakulwogera.

S2. Naye waakatandika okulUyiga.

Conversation II

qi. Ekintu kino nukiyita nutyanu Luganda? .

S2. Kiyitibwa "nmyondo".

Si. Ebintu by'okubisa ennyondobiyitibwa bitya?

S2. "Misumaali". Okuba emisumaalinu niti.

Si.

S2.

Conversation III

Oyinza okutegeera bulungi nnyoOluganda olwogere?

Nnyinzti okuktiteaeeral nayeabantuabasinga obungi boogeramangu nnyo.

Si. Ng'okwogera? Oyinza okunyunya?

S2. Mu mazima soogera mangu.

Conversation IV

Sl. Osaba otya obilyambi n'eggonjebwa?

S2. Ogamba "Wattu oyinza okuanyamba?"

Si x Rye kyokka kyloteekwa okwogera?

S2. Yee, kye kyokka.

1

Luganda is the hardest languagein the world.'

Why do you say that?

I 'can't understand it orspedkit.

But you have just started learning it.

,What do you (pl.) ,call thisthing in Luganda?

It is called "a harmer ".

What's the word for the things-you hit with a htoner?

"Nails". You pound nails intowood with a hammer.

Can you understand spcken Lugandavery well?

I can understand you, but mostpeople speak too fast.

How about speaking? Can youCarry on a conversation?

Itn really not very fluent.

How do you ask for help politely?

You say"Could you help me.please"?

Is that all you have to say?

5Yes, that is all.

Hosted for free on livelingua.com

Page 5: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

)

F

a

c

.

F

.

i

*

e

O

4

I

.,

go .I =

.- -

Hosted for free on livelingua.com

Page 6: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

0

LESSON 2

OKUGENDA KU MWEZI Going to the Moon)'

..yasinzidde nu kitebe ekikulu

ekya Gavumenti ytensi ye.

nvagamba nti akkirizza uti omwaka

gwa '2000 we gunaatuukird,

abantU btoku nsi eno,Thajja kub

nga beeyongedde okukyalira ensi

endalal

eziri nu bbanga, eyinza okubeera

smbeera ylobulamu endala.

OmUkulembeze wa America ono

yategeesezzapnga bwtalina essuubi

ku mulundi omulala.

lwe wanaabaawo okugezaako

okunoonyereza ebytomu bwengula

bwtebbanga, America bagenda

kwegattibwako ababaka btensi andel%

bakoiere wamu.

Text . Read and Translate:

2

--(he) from the Government Head

quarters of his country.

and said that he believed that by

the year 2000,

people of this world, will have

"visrtec' other new worlds,

which are in the apace, on which

there can be a form of another life.

This President of America said, as

he hoped that next tine,

when there is another trial of

research in the space, The Ameri

cans will be joined by representa

tives from other-countriesi

They may. work together.

Taifa 24 July,,1969

,'President Richard Nixon yasinzidde ku kitebe ekikulu ekya Gavumenti

yiensi ye . White House ntagamba nti akkirizza nti onwaka ogwa 2000 we

gupaatukira abantu btoku nsi ono bajja kuba nga beeyongedde okukyalira

ensi enda].a eziri nu bbanga eyihza okubeeia embeera ylobulamu endala.

Onukulembeze wa Aderica ono yategeezezza nga bwtalina essuubi nti ku

mulundi omulala lwe wanaabaawo okugezaako okunoonyereza ebytomu bwengula

bwiebbanga. America bagenda kwegattibwako ababaka btensi endala, bakolere

7 Hosted for free on livelingua.com

Page 7: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

A

3Questions:

1. Erinnya lytomukulembeze wa Anerica ytani?---

2. Ekitebe ekikulu ekya Gavunenti kiri nu kibuga ki?

3. Ennyunba Omukulembeze wa America mwtasula eyitibwa etya?

4. -Onwaka ogwa 2000 we'gunaatuukira7abantu baliba beeyongedde kukola ki? ,

5. Ku mulundi omulala ogNbkunooyereza, Omukulenbeza wa America aganba4 tbantu btomu nsi endala bekole ki?

Read the followinz, filling the blanks:

President Richard Nixon ya nzidde ku tebe ekiku kya Gavumenti-

ytensi e (White House) &again nti onu ka ogwa 2000 we naatuukira

aba btoku_si eno jja,kuba nga beeyonge okukya. ensi dala

ezi nu bba eyinza beers embeera y'obula. endala.

'0 lembeze a America ono _ategeezezza nga bwIali ess bi nti ku

lundi onula lwe wanaaba okugezaa' . okunoonyere . ebytomu bwengula

bvitebba Abanerica gender kwegattibwako ababa btenSi endala

kolere mu.

Vocabulary:

sinziira (silzidde) - start from, spring from, use as starting point

ensi (N) - country, countries, the world 45

kkiriza .(kkirizza) - believe, accept

kyala (kyadde) - go to pay call, visit

kyalira (kyalidde) - visit the (or someone)

embeera (N) - condition, being;

Onukulembeze (MU-BA) - leader, president

essuubi - hope, promise

noonyereza (nbonyerezza) - carry out research, ,

Onubaka (MU-BA) - representative

Hosted for free on livelingua.com

Page 8: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

V

LESSON 3

TALKING ABOUT SHOPPING CONVERSATIONS

Conversation 1

Sr. Ogula wa ebintu byo?

S2. Bulijjo ntandikira nu dduuka,ya Mukubira...

Sl, 0lowooza otya ku bintu byebaling?

.S2. Balina ebintu birungi era.

-ntemiwendo.gyabwe gya wansi,

.Conversation II

Si. Batunda layisi munene mudduuka ya Mukasa.

S2. Bintu ki bye batunda layisi?

-Si. Baalanze endoye ntebintuebytomu nju.

S2., Ndowooza eneebaayo abantubangi nu dduuka.'

Conversation III

Si. Mbadde ngula ngoye olwegg4lolwonna.

S Og pro ki?

Si. Nsanzeyo ekkooti eytenkubaennungi, era nguzeyo niengatto.

S2. Ekyo kinzijukiZza, nteekwailenda ngule ebintu,mangu,

Conversation IV

Sl. Ekkooti eyo wagigula wa?

S2. Nagigula ku luguudo lwteBombo, naye dda nnyo.

Sl, Yagula nga ssente maeka?

S2. Kaakati neerabidde ensintize yagula,

9

4

Where do you do your shopping?

Ifupually start at the Mkubirate-store.

What do you think about theirselection?

They have a good selection, andtheir prices are low, too.,

They arehhaving a big sale atMukhsats store.

What sort of things are on sale?

They advertised linens aad housefurnishings.

I suppose there will be crowds ofpeople in the store.

I spOnt the afternoon shoppingfor clothes,

What did you buy there?

I found an excellent raincoat,and I bought some shoes.

This reminds me thgt I have togo shopping soon.

Where did you buy that coat?-

I bought it at Bonbo street, buta long tine ago.

About how nuch did it,cost?

At the mement, I haveforgottenhow much it cost.

-

Hosted for free on livelingua.com

Page 9: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

ARAMERI&ERA BAKIKOZE.

LESSON 4.5

The Americans Have M Last Done It

Abamirika era bakilcoze.

Abaaajja bombi abaatonnye ku kwozif

nu kiro ekyakeesezza.olwa Honday

lasitudde bulungi mu kazungiglzikaabwe okuva kU magi,

.ne batandika olugendo lwabwe olviokwegatta ku kizungirizi ekinene,

ekyabalindiridde waggulU waagwo,

,

Kino lye kiseera ekibadde.ekisingiraddala obuzibu. )

Ababwiii ne bakagezi munnye babadde

nti singa akazungirizi akatonokalemoddwa okusitula okuva ku mwozi-

eyo ye yandibadde enkomeroro yaArmstrong ne Aldrin,

bandifiriddeyo

The'Amcricans have at last ene fit.

Both men who-landed on tic; noon,

During_ the night before Monday

They have taken off well in their.,luna Modula' from the moon.

and started their journey to re.unite the,big roCket.._

.ewhich wasawaiting then above thenoon. )

This has been the most difficult,tine.

The lunar pioneer and the sciontists were worried,

that if the email rocket failed to ,

take of from the moon

this tiould be the end of Armslrong'

they would die there

Text Read and Translate into English: .20.ifa: 22.7,69 s-

Abasajja bombi Neil Armstrong ne Edwin Aldrin abaatOnnye ku nwezi mu\kiro ekyakeesezza olwa Monday basituddc bulungf mu kizungirizi kaabwe.

. .

EAGLE okuva ku mwezi,no batandika olugendo lwlokwegatta.ku kizungirizi

ekinene Apollo II -,kyabaddo kibalir)Airidde waggulu waagwo..

Kino kye kiseera ekibadde'kisingira ddala obuzibuf ababuusi bano wanu

ne bakagezi bunnye kye babaddc basingira ddala okweralikirira. KiboAde

kimanyiddwa bulungi nti sings' alca:zun6irizi akatono kalemeddwa okusitula

okuva ku nwezi eyo ye yandibadde enkomerero-y9Ormstrong ne Aidrin

bandifiriddeyo,

: 1 0

Hosted for free on livelingua.com

Page 10: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

Read the following - filling in the blanks:

Abanerida e bWri ze. Ababa bon. Neil Armstrong e Aidrin4,11 4$01= -a tonnye u nwe nu ki' ekyakeese olwalionday basi ddc bu ngi

mu kazu rizi kaab EAGLE .oku u nceti batandi.:o_gendo

lwtokwega lol kizu -.rizi eki no' Apollo II ekYa dde

waggu waagwo. ti

Kino _ye kis ra ekibadde ki ingira ddala-buzi ababuusi b no,

warn: ne bakagezi au .o icye baba basigi okweraliki raKi dde kinanyidd bu ngi ti singa akazungiriziakata kalgneddwa

okusi la oku ku nwe eyo ye yandi dde enkonerero yes Armstrong ne

Alarin tandifiridde -

Questions:

lQ Aunnnya gtabasajja ababiri abatonnya Cu nwezi be taani?.

2. Baagendera mu ki okutuukira ddala.ka hivezi?

3, Singes atazungirimi akatono kaagana-Oldtaitula okuva kunvezi, abantu abo bandibadde ki?

4. Akazun4girizi akatono bwe Xaava ku nwezi kaagenAa wa?

5. Akazungirizi akatono erinnya.lyako ko kaani?

60 Bkiz-ungirizi ekinene'brinnya lyakyo 14e kyani?

11

Hosted for free on livelingua.com

Page 11: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

LESSON

GOING SHOPPING/CONVERSATIONSS

Conversation I

Sl. Wagenda uu ddilUka ki jjo?

S2, Nagenda nu dduuka'ya Drapers.

-SI. Balina ebintu bingi ebirungi?

S2. Balina'e6intu bingil Hoyebyonnabyanuwondo nunqne.

Conversation II

Sl. kiagenda kugua

S2? Ommmyi bintu ki bytogendaokugula? ('

_innamanyal nayo nsutibirilnnaananya nga ngula.

.

82. Nakyawa oktgenda okugulaobintu. '4

Conversation III

81. Wabaddo okola ki ku dduukatrrn?

se esS2. Npmdde ngula sutikesi ;Inpya?

1 Sl. MUkwano gwviabaddu.akolayo

stf

ki?

82. Yaliadde agezaako kunounyakkooti.

0

7

What store did you go to yesterday?

I wont to Draporst Store.

Do .they have a good variety ofthings?

They have lots (to cheese from)but .it's all very expensive.

I want to go shopping.

Do you know what you are goingto buy?

Not yet: but I hope to whileshopping.

I hated to go shopping.

What were yoll doing. at that store?

I was shopping for a new suitcase.

What was your 2risnd doing there?

Silo was .trying to find a coat.

Conversation TV

Edduuka ziggalwawo eaaaawa That tine do the stores close?.nnaka?

Ezisinga obungt ziggalwawo post of then close at' six o'clock;easaawa kkuni na bbiii.

Tukyalina ekisoora.oiug6naaokugula ebintu?

Yeerkaakati eaaaawa zikyalilama he ddakika kkuni na ttaano.

Do we'still have tine to go shop.

Yes, it's only four fifteen now.

ping?

in- Hosted for free on livelingua.com

Page 12: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

G LESSON 6

THE yASSIVE FORMS

8

(a) The normal rule is to change the final a of the verb stem` to ibwapor ebwa with a modified form in iddwa or eddwa (occasionallyibb777 e.g.

Kola gives kolebwa = be done Modified form koleddwa or kolebbwa.

Bala gives Balibwa = be counted Modified baliddwa or balibbwa.

(b) (i) Verbs ending in ira or'era (mainly prepositional form)change the final a to way e.g.

Buulira becomes buulirwa modified form buuliddwa

Kolera becomes kolerwa modified form koleddwa

(ii) Verbs ending in may bat pa and some ending in la or ra formtheir passive in a similar manner, expect that the may ba, and pastems must revert to the full form in the modified formation, e.g.

Lubala (Warn), gives labulwa mod*fied form labudrlwa

Tama (disgust, sicken)-gives tarawa (be tired of) . modifi

(Aform tamiddwa

Laba.gives labwa labibwa modified form labiddwa

(e) Verbs ending in Nya, Mya, or Pya change the final a into izibwaor ezebwa, e.g.

OvSaasanya (scatter) gives saasanyizibwa modified form saasanyizibbwo.

Noonya gives noonyezebwa modified. form noonyezeddwa.

After the passive, the agent is expressed by the si*e noun, butthe instrument has usually na before it. e.g.

Omuyizzi'yattibwa embogo.The hunter was killed by a buffalo.

Onusota gwattibwa nlomuggo.The snakeivas killed with a stick.

13

Hosted for free on livelingua.com

Page 13: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

LESSON 79

MONEY PROBLEMS/CONVERSATIONS

Conversation I

Si. Oyinza okagenda naffe enkya?

S2. *Ndowooza nyinza pkwewolaensinbi ;lend°.

Si. ipu,,ilag.Wagenda

S2. Kubanga saalina

.Conversation II

ku Lwckutaano

nzimbi zimala.

Sic Olina sente mmeka?

.S2. Ssi nnyingi nnyo.

Si. Olina amabanja nangi?

$2. Ssi nangi, ekyomukisa m/ulungi.

'.Conversation III

Sl. Olabika nealiko ekikweraii-kiriza?

S2. Ndowooza nsudde ensinbi zange.

Sl. Ohtekyo kye kikweralikiriza.

S2. KituuAirokweralikirira, ssibwe kiri?

Conversation IV

Si. Okakasa ng'osudde ssento zo?

S2. Nkakasa, nazisudde.

Sl. Oyinza okweyongera okunoonyd?

S2. Yee, nnaanonya, naye nkakasanga teZtiri wano,.

14

Can you come along with ustomorrow?

I think I can borrow money to go.

Why didn't you go last Friday?

Because I didn't have enough money.

How such money do you have?

Not very much.

Do you have .a lot of debts?

Not very many, luckily.

You look upset about something?

I think I have lost my noney.

Ohl'that's what's bothering you.

Its right to,be upset, isn't it?

Are you sure you lost your money?

I'm sure I did.

Would you look again?

Yes, I will, but I'm sure it'snot here.

Hosted for free on livelingua.com

Page 14: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

10LESSON 8

PARTICLES OF TIME

i) LWE (when, with reference to particular day) built on LU and particle E. "LWE" is the Object Relative agreeing with "Olunaku" (day)either stated or understood. Its literal meaning, therefore, is"The day on which", e.g.

1. Olunaku lwe yagenda enkuba yatonnya nnyo.The day on which he went there was much rain.

2. Lwe yajja lwe twalima wano.The day he came we cultivated here.

3. Kabaka lwe yafa ensi yajjula ekiwuubaalo.When the King died, the country was full of sorrow.

ii) BWE (when) built on BU and particle E. "BWE" is the Object Relative agreeing with "Obudde" (tine of day) either stated or understood.Literally, therefore, it means PTho time of day on which". But it is

less specific than "LWE", e.g.

1. Emmere bwteggya ombulira.Tell me when the food is ready.

2. Kintulwe yava e Buddo n1 agenda e Magonga.When Kintti left Buddo he went to Magonga,

iii) OKUTUUSA IRE, (until or till) built on LU and particle E."Okutuusa lwe" in the Present tense and Imperative is followed bythe Future Tense, e.g.

1. Linda okutuusa lwe nnajja.- Wait till I come.

20 Yakola okutuusa lwe yakoowa. (past tense)H4 worked till he was tired.

iv) BUII LWE, (whenever) built on LU and particle E. e.g.

Buli lwe tugenda e Kampala enkuba etonnya.Whenever we go to Kampala it rains.

2. Bull lwe tusobya tubonerezebwa.Whenever we make mistakes we are Punished.

v) The subjunctive of MALA (while) e.g.

1. Linda tumald okulya.Wait while we finish eating.

2. Leka Omwami aaale okudda.Wait while the chief comes back.

15

Hosted for free on livelingua.com

Page 15: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

LESSON 9

11

GETTING HELP IN TVERSATIONS

Conversation

Sl. Oyagala obuyanbi?

52. Yee, ekkalaanu emyufu eyoegula etya?

Sl. Eno oba eri?

Eyo eddiridde enzirugavu.

Conversation II

51. NkuyanUe?

52, Yee, Nandyagadde okulaba kubitabo.

51. Kale, bitabo ki? EbiwaandikibwanU oba ebytengero?

52. Nnoonya ebilabo ebirungiebytengero.

Conversation III

51. Wattu oyinza okunyamba?

52. Nkukolere ki?

Sl. Nyinza okukebera ku ssaawaeytoku uukono eyo?

Wattu lindako katono, nfuneekisumuluzo,

Conversation IV

Si. Waliwo onuntu akuyamba?

Wangi?

51. Olina kyloyagala nkuweereze?

52. Nada waliwo anpeereza.

:I 6

Do you wish some assistance?

Yes, how ouch is that red pen?

This one or that one?

That one next to the black one.

May I help .you?

Yes, I would like to look at books.

Certainly, which books? Writingbooks or story books?

I an looking for good story books.

Could you help me please?

What can I do for you?

Could I have a look at that wristwatch?

Just one moment, while I get thekey.

Is someone helping you?

I beg your pardon;

Could I help you with anything?

Not someone is already waiting onme.

Hosted for free on livelingua.com

Page 16: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

12

LESSON 10

COMPARISON OP ADJECTIVES

There are no words in Luganda parallel to the English "better--than" yet there is no lack of words expressing comparison. Comparisonis expressed:

(i) By the words Kwenkana (to be equal) followed,, by either an abstractnoun formed on an adjective or by an infinitive, e.g.

e

1. OmWana ono yenkana ntoyo ohukulu.This child is the same age as that one.

2. Essanduuko eno yenkana nteyiyo okuzitowa.This box is as heavy as yours.

(ii) By the verb Okusina ( to surpass) followed by eithernoun formed on an adjectift or byan infinitive, e,g,

1. Yokana asinga Paula obuwanvu.John is taller than Paul (lit. John surpasses Paul

2, Namusoke adinea Namukasa okuwanCiika.NamusokB writes better than Namukada.

L

an abstract

in height,)

"KUSINGA" may be preceded by the Emphatic pronoun for greateremphasis, e.g.

1. Mukasa ytasinga Kapere okuvuga eggaali.Mukasa is a better cyclist than Kapere.

2. Ekitabo kino.kye kisinga ekyo ekunyuma.This book is more interesting that that one.

(iii) By the Root -MU (one in the dinular, and sone in the plural, butwhich means 'same°, c.g

1. Entebe eno ytenu nteyo:.This chair is the sane as that (one),

2. Daum° guno ewe guru na guli,"This stick is the same as that.

There is a further use of -MU, cog,

1. Ku niti gin.° eginu nirungi egimu mibi.Sone of those trees are good, dome are bad.

2. Abalensi bano_abanu-bayonjo, abarntsi -bayonjo;Sone of these boys'are clean, done.are not.

17

Hosted for free on livelingua.com

Page 17: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

The Superative

The superative is expressed by the use of the verb tkusingat(to surpass) followed by the i.601 .-NNA (ail) and the abstract nounor the infinitive, e.g.

1. Omulenzi ono asinga bonny okuwandiika.Thisboy'is the best of all in writing.

2. Ennyunba eno ylesinga zonna obulungi.This house is the most beautiful of all.

Sometimes the Prepositional form of Kusinga, i.e., tkusingiratand the intensive word Iddala, are used, 0,g.

1. MusOke ylasingira ddala ekisa.Musoke is the kindest of then all (there is no question

about it).

2. Amagi ylemmere esingira ddala obulungi.Egg are .the best food.

Note The New Words:

fuubirwa (fumbiddwa) - to be married (woman to man)

wakanakwakanye) dispute

koowa (kooye) - get tired

koleeza(koleezezza) - put-on (light)

zikiza (zikizza) - put out (light)

saaga (saaze) - jest

segulira (segulidde) - give way

eesigama (eesigamye) - lean against

meggana (megganye) - wrestle

zza omusanga (zzizza omusango) - commit a crime or offence

Vocabulary!'

vuga (vuze) - paddle, go off-(gun) ring-(bell) drive-(car)

zifowa (zitoye) - be heavy

nyuma (nyumye)-be interesting, be pleasant

wandiika (wandiise) - write wanvu tall, long

.kulu nature, adult, great, importaq

18

.13

Hosted for free on livelingua.com

Page 18: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

LESSON 11

OMUNTU YAKOZE EBYAPANYOi (41/Made History./

Ddala onuntu yakoze ebyafaayoolunaku lwleggulo

--bwe yatonnye ku nwezi

--nga guno gwe nulundi ogusooka,_omuntu okukyalira ensi endala

N.-kasookedde onuntu atondebwa

Eagle, ekizungirizi ekitono ekyavamu kizungirizi ekinene

--kyatwala Armstrong ne Aldrin kunwezi

Apollo II, ekimngirizi ekineneekibalindiridde okubakonyawo kunsi .

--kisigaddemu nunnaabwe cwtokusatuCollins.

Text -

Ddala

nwezif nga

kasookedde

'14

Trully a person did a land markin human history yesterday after-noon

--when he landed on'the-moon

--this being the first tine, fora person to visit another world

--since the person was created

Eagle, a small rocket which wentaway from the big one .

--it took Armstrong and Aldrin tothe noon

Apollo III a big rocket mtich isawaiting then to return them tothe earth

--in it there remained their thirdfriend, Collins.

Read and Translate into English: Taifa 21.7.69

omuntu yakoze ebyafaayo olunaku lwteggulo bwe yatonnye ku

guno gwe nulundi ogusooka omuntu okukyalira ensi eridala

omuntu atondebwa. Ekyo okizungirizi ekitono "Eagle" ekyaggye

Armstrong ne nunne Aldrin mu kizungirize ekinene "Apollo" ekibalindiridde

okubakonyawo ku nsi era kye kisigaddenu nunnaabwe owtokusatu Collins.

Questions:

1. Okugonda ku nwezi kyafaayo kikulu?

2. Baani abakola ekyataayo ekyo?

3. Guno gwali nulundi gwa kumeka okugenda ku nwezi?

4. Akazungirizi akatuukira ddala ku nwezi kayitibwa katya?

5. 'Ekizungirizi ekinene kye baagenderanu'kiyitibwa kitya?

6. Ani eyasigala nu kizungirizi ekinene?

7. Bonny abagendera nu kizungirizi ekinene baali bameka?

8. Amanita gaabwe be baani?

19Hosted for free on livelingua.com

Page 19: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

Readtithebianks:Dda o ntu ako ebya___yo oluna lwieggu brie yatonnye u

.0100 1.110

mwq__J nga uno gwe lundi ogusoo omuntu okukyali ensi c alo

kasooke o ntu atondebwa. E_yo ekizungiri cki .10160 "Eagle" ekyaggye

Armstrong _p nne Aldrin _u zungiri e none "Apollo" ckibalin ridde

okubakomya _u nsi era nga. c kisigoddemumunnaa owlokusa Collins.

Vocabulary':

kizungirizi (KI-BI) - rocket

byafaayo (KI-BI) - history .

tonnya (tonnyc)- drop like rain, land

kasookedde - sinceA

lindirira (lindiridde)

komyawo (kome'zzawo) - return (transitive)

sigalamu (sigaddeau).- remain in therec7/

Proverbs:

a. Omutomiivu tabaaga nbwa.The drunken man does not skin his dog.

b. Omusangq tegumanFInnymba mbi.The case does not know the lowly house.

C.

c. Akunoonya amecwola takunoonya masasula.The (man) who seeks for you for a loan, does not look for to pay.

d. Bakubanja n'tobba.Better get into debts than steal.

e.- Bugubugu ssi muliro.Mere crackling is not fire.

'ho

Hosted for free on livelingua.com

Page 20: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

LESSON 12

EVENING ACTIVITIES/CONVERSATIONS

Conversation I

.S1, Tugendeko mussineena leeromkawungezi,

S2, Kirungil Sirina kirala kyakukola.

Wandyagadde kulaba kifanaanyiki?

S2. Lwaki tetukeberako nu lupapula.,ly,lauawulire ku muko gwassineema?

Conversation II

Ogenda wa leero akawungeezi?

S2, lienda nu lukunaana lwtebyobufuoi.

Si. Kiwulikisabulungil Tugendeffena? 0

Kirungi, Munsange wano essaawabbiri Ateddakiika kkumi na

Conversation III

S1,, Wandyagadde tugende ffenna kunizannyo gya konsati leeroakawungeezi?

.S2, Yee, weebale nnyo weebalireddala.

Si. Wandyagadde okugenda ku ssawangTebbiri?

82. Ekyo kinadba kirungi.

CoPidrsation IV

Si. Ogenda k ola ki leero,ckawungeezi

Sinnamanyird da

tl, Wandyagadde.okugen a muapinoema?

S2, Nnaakukubira easing nenkutegeezacauvannyuma. 21

16

Letts go to the movies tonight,

Fine. I don't have anything elseto do.

What film would you like to see?

Why don't we look in the moviessection of the newspaper?

Where are you going tonight?

I an going to the political rally.

Sounds interesting. Can we gowith you.

Certainly. Meet me here at eightfifteen.

Would you like to go to the concert with me _tonight?

Yes, thank you very much.

Would you like to go at abouteight o'clock?

That will be fine.

What are you going to do tonight?

I haven't decided yet.

Would you like to go to themoviea?

I'will telephone you and tellyou later. -'

Y f

Hosted for free on livelingua.com

Page 21: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

17LESSON 13

NOUN CLAUSE OS QUESTIONS

)Sl. Agenda kubeera wa? Where is she/he going to stay?

. S2. Topanyi? Don't you know?%

S3. Tomanyi gylagenda kubeera? Don't you know where she/he isgoing to stay?

Bateekateeka kugenda ddi? When do they plan to go?

S2. Wattu tubuulire ffena. Please tell a 1 of us.

S3. Wattu tubuulire ffena ddi Please tell all of us when theylwe bateekateeka.okugenda. plan to go.

Si,

kg.

Lwaki tayogedde-naffe?

Ka tunubuuze.

Why hasntt she spoken to us?

Let us ask her.'

S3. Ka tunubuuze kytavudde 'Let us ask her why she,h44n't

Si,

tayogera naffe, spoken to us.

Baakitwola wa?, Where did they take it (book)?

S2. Bull ozau yeewudnya. Everyone wonders.

S3. Buli ortuyeewuunya:wa gye Everyone wonders where they tookbaakitwela. it.

Si. Lwaki tebaagala kugenda? Why don't they want to 'go?

S2. Wababuuzizza? Did you (sing) ask then'

S3. Wcibabuuziz7a kye bava Did you ask them why they don:tbataagala kugenda? wont to to?

Si. Ewald Oluganda luzibu bwelutyo?

why is Luganda so difficult?

S2. Ffenna twewuunya. . We all wonder.

S3. ,Ffenna twelvuuaya Oluganda kye We all wonder why Luganda is soluva lubeera oluzibulawe lutyo. difficult.

. 2Hosted for free on livelingua.com

Page 22: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

0

18LESSON 14.

.

OLUGERO IATA MPOOBE .(The Story of Mpoobe)

Awe olwatuuka ne wabaawo onusajja erinnya lye Mpoobef n'abeera

nuyizzi nnyo wa busolo. Olunaku iwali lunu bwe yali neatudde nu nnyumba

ye, ne wajja onusajja onuzizi, ntanuganba nti "Jjangu tugende.tpyigge't

enisu". Mpoobe ne yeesiba obujunbi2 ntayinba eubwa ye (kwe kugisibanu

'otugwa) ne bagenda ku nsiko. Bwe baatuuka ku kizigol onuzizi ntaganba

Mpoobe nti "Beers wano tugende tutege entuula". Ne bagenda batega. Bwe

banala okutega onuzizi ntaganba Mpoobe nti "Yaidra enbwa". Mpoobe

ntaleega ebyuna (kwe kusiba ebyuna nu nbwa) ntagita; ntagyasira nti "Ai

lya. tkwatat (1). /-

Enbwa teyalwisa ntebuusa onusu ne gudduka ne guyita ku bbali

wtentuula (2) awataali bantu ne gugenda. two Mpoobe ntaganba abaali nu

ngoye nti obanga onusu waise2 mule's° nguweerere enbwa encegukwata. Awo

ntaguweerera enbwat era naye n'agenda ng'agoberera; banne bonna ne

banulekaYo nu nsiko ne baddayo eka. Mpoobe ntagenda ngtayiggal obudde ne

buziba. Mpoobe n'aganba nti "Onusu ogwo nnaaba sinnagutta siddeyo kal

wabula nnaanala kudutta ne nzirayo". Awo n'agenda ngtagoba onusu; onusu

ne guyingira nu bunnya nu ttaka; ntenbwa n'eyingira mu bunnya; ne Mpoobe

ntayingira nu bunnya, ntawulira ebyuna bytembwa nga bigenda bivuga.

Onusu ne gutuuka wansi ku bantu; ne Mpoobe n'atuuka wansi ntalaba ekyalo

ntabantu bangi. Mpoobe ntababuuza nti "Mundabidde.wpno onusu ntenbwa

yuLge?" Abantu ne banuganba nti "Onusu guserengese waananga awo2 era

ntenbwa eserengese".

Awo gpoOlie n'agenda nga bwtatya2 ntasanga onusu ntenbwa nga bituge

awbli onuntu onukulu erinnya lye Walunbe (3)2 ne Mpoobe ntafukanira wansi.

Awo Wislunbe ntaaubuuza'nt± "Ovudde wa?" Mpoobe ntaddanu "Mukana wange2

nvudde waggulu (4); nbadde njigga MUBU gwange ne guyingira obunnya era

ne 24ija nga nnoonya eubwa yange ntonusu,

Walunbe ntabuuza Mpoobe nti "Eno onanyiyo?" Mpoobe ntaddanu nti

"Nedda eno sinanyiyo; wabula onusu guno gwe guntuusizza eno ".

23Hosted for free on livelingua.com

Page 23: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

19

Oba ozze onoonya embwa yo ntomusu: biibyo nkubiwadde bitwale ", ne neeyanza.

Era mtambuuza nti HErinnyalyo ggwtani?" Ne nmuddanu nti 'flErinnya lyange

nze Mpoobe ". INtaigamba nti 'Kale genda ewammwel naye bytolabye eno' bw'

otuukanga wwammwe tobibuulirangako bantu bonna, newakubadde Kitaawo ne

Nnyoko ne baganda bo'. Nkubuuliddeko katono nnyabol nkwegayiridde

tobuulirangako murituu. Awo Mpoobe bwe yanala okubuulira nnyina, nnyina

n'addayo ewuwe. Obudde bwe bwaziba Mpoobe ne.ydebaka.

Yali yeebasel nglawulira omantu anuyita nti uMpoobet Mpoobeu. Mpoobe

'ntayJtaba ntiHEyou (6). Walunbe nianuganbanti uNakugamba n'ta?" .Mpoobe

ntaddanu Ati Na##amba nti bytolq14e enosbwtotuukanga ewannwe tobyogerangp

Walunbe n'aganba nti "Nkulabye ngtobuulirako onuntun.. Mpoobe ntagamba nti

uMukona wange, mbuuliddeko nnange yekkau. Walunbe ritagnmba MpoObe nti

ilLya ebibyo byonna; bw'olinala ne ndyoka nkuttau. Mpoobe bwe yalyulira

ebyo ntasirikal kubanga yawulira kwogeral eyamugamba teyamulaba.

Ate ntaddanu onulundi ogw'okubiri, Mpoobe ntalyoka ategeerat ntagamba.9

nti "Ka ntd NAde ebyange neeGulirenu ente,ndyen. ,tatunda omwana we

ntamuggyonu entel n'agitta ntafunbako katono ngtalya; ntanala enyaka mingi.

.two Walunbe n'ayita Mpoobe nti "Eblbyo obinazeewo okubirya?" Mpoobe

ntaddanu nti llSinnabimala, wou,

Argo oluvannyuna ntasala mnitgezi ogtohwekWeka nu kibira nti npozzi

Walunbe taanulabe. Yo1i ali awo uga Walunbe anuyita nti "Mpoobet weekwese

nu kibira skkulaba?" Mpoobe ne yeekweka ku mIati nga Walunbe anulaba.

Mpoobe ntabuna ebifo bingi ngtanoonya awtokwekweka ne wabulal Mpoobe

ntagamba nti "Ka ntuule nu nnyunba yange Walunbe ajje anzite, kubanga buli

we neekweka ng'andab&tt. Mpoobe ntatuula nu nnyumba ye. Walunbe ntajja

ntanubuupa nti "Ebibyo oLinazeewo?" Mpoobe ntagamba nti "Mbinazeewo".

Awo Walunbe ng'aloka okutta Mpoobe. Abantu kwc baggye olugera nti

HOtpagana olwatta Mpoobe ".

24

.

Hosted for free on livelingua.com

Page 24: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

I

20

Walumbe ntamuganba.nti "Kale ddayd'ewannwel naye bwtetuukanga ewannwe

bytolabye eno tobyogeranga, era tobulirangako bantu newakubadde kitaawo re

bnyokot ne baganda be, era ne uukazi wo, tobabuulirangako ku byfolabyetac.

kubanga bwtolibabuulira ndikutta". Mpoobe ntaddanu nti oldukana wange,

sigehda-kwogera bye hdabye eno".3

Waluube ntaganba nti "Kale ddayo ewaranweT. era ntanuwa:ntomusu gwe

yajja ayigga nteubwa ye; Mpoobe ne yeeyanzanyo.

Awo ntakonawo ewabwe ntayingira nu nnyunba ye. MUkazi we ntauukoza.

yoza, ntagendadunba camera, nteggya ne bagirya. .:wo bwe 'baanala okulya,

onukuzi ntabuizza bbaawe Mpoobc nti "Baze wange, onnaku zino zonna ngtoli

nu nsiko?" Mpoobe nstaddanu nti "Nga ndi nu nsiko, nali nicyayigga nusu.

.

guno", ritcisi:rikd obudde ne bukya. kitaawe ntdauliuuz4 nti "MWana Wanges

ennaku zip° Minna ngtoli nu nsiko?" Mpoobe ntaraugamba ndi nu

nsiko, nga njigga".

Atene wayitawo ennaku nnyingi, nnyina n'ajja gytali okumuldba

'ntanusanga mu nriyumba ye ngtali awo bwonu, hlanubuuza nti "Uwana wange, nu

, nsiko wali okolauu ki era ngtolya ki?" Mpoobe ntaaanba nti "Nnyabo, sijja

kdkubuulira, kubanga bwe nnadkubuulira, naawe bl onoolaba

obabuUlirako". Nnyina ntanugambe nti "MWana wangn, pfpoobe, nbuulira katonii

nkwegayiridde". Upoobe ntagamba nti itNnyabo, ka nkubuulireko, naye

tobuulitangako muntu mulala". Nnyina ntaddamu nti "Nga mbuulira ani, mwana

wange?" Awo Mpoobe ntamubuulira nti "Byte nagenda nga njigga, embwa

ntegende ngtegoba,omusU. Omusu ne guyingira obunnya ntembwa n'ebuyingira,

nange bwe najja ne mbuyingira, ne genda ne ntuuka wala nnyo wansi eyo

emagombe, ne ndaba abantu bang, ente ntenkoko, embumi, entliga n'ebirala

bingi nnyo kitalo. Kale bwe nalabr. ne ntya nnyo, awo ne mbuuza abantu.be

naggukirako nti "Bannange, mundabidde embwa yange ezze eno ngtegoba omusu?"

ge bagamba nti Taabwa yo yiiyo eserenget6. waamanga awe, nange ne nsere.

ngeta, ne nsanga enbwa ng'etudde awali omuntu onukulu erinnya lye Walunbe'

era ntonusu nga guli wamu ntembwa yange. Awo Walunbe ntambuuza nti

"Omusajja ono, ovudde wa?" Ne nauddemu nti "Mukana wange, nvudde,waggulu,

Jazize nga njigga 01211.811. Onusu ne guyingira obunnya nange rie nbuyingira nga

nnoonya ambwa y'ange, ne ntuuka wane ne rikulaba". Walunbe ntagamba nti

25 Hosted for free on livelingua.com

Page 25: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

21

Vocabulary:

Onwizzi - hunter

Onuzizi - trucker (in hunting)

Onusu edihc:rat-

'Akajunbi.- kilted bark-cloth (worn by hunters)

Bkizigo - circle where beast is rounded up

Olutuula - net for catching small animals

Ebbali side

Wannanga - below there; over there

Waggulu - above

Endiga --sheep

Engeyo'- nets

Okubuusa (-buusizza) - to nake fly or jump

Okuweerera (-T:eereddc) - to incite, e.g. a dog to follow a beast

Okuserengeta (-serongesu) - to cone or go down

Okuyozayoza (-yozayozezza) - to congratulate

Okusirika (-sirise)- to be silent

Okwuguy±rira (-egayiridde) - to beseech, beg

Okuggukira (-gukidde) - to cone right through to

O

Okwekweka (-eekwese) --to hide

Okaaagana (-taagesye) - to lament ceaselessly .

Okuyigao (-yizze).- to hunt

Okuyinba, (-,yinbye) - to tic ap with noose (dug)

. Okutega-(-teze) - to trap,

Bkitinba or Olutuula - stake out the .net

Okwasira (-yasidde) - to urge on dog in hunting

Okulacga (-leeze) OkIlleega4kyuna to fasten a bell in the neckof a dog; ready for hunting

e' 'fJkulvasa - to cause to linger$,delay

Okugoberera (-goberedde) - to follow, fetch

Notes:

Ai lyal kwata (lit. "oh? eat! catch!) this is an expression used byhunters to spur on the dogs.

'2. Ku bbfkli wlentitula - at the side of the nets. The nets were set insuch a way that people covered then at the sides and in the middle,but they were in hiding; when the aninal entered the net$ they canerushing from their places of hidifig to stop it. But sonetines theanimals instead of Amning into it, .ran 'by the side of the net wherethe..e Were nopeople'and in that case it could escape.

26

ty

4

Hosted for free on livelingua.com

Page 26: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

3. Walunbe - Mr.-Death

4. WaRgulu,- Above. This is a relative tern. From down below, thesurface of the earth is 'above'. From the surface of the earth,the heavens are 'above'. 0- 1

5. Eno - In this direction, i.e., in this case, there below'.

6. Edo - In that direction. This form is often-used-in answering acall, very much as when one answers a call by saying ,!'Ye-e-e".

a

4

QUESTIONS FOR COMPREHENSION

1. Mpoobe yali muYizzi?

2.. Mpoobe yali ayigga ki?

3. Onuzizi eyaddukira Mpoobe yanugamba atya?

4. Mpoobe yatwala ki ng'agenda okuyigga?

5. Onuzizi yi6mba atya Mpoobe nga batuuse ki kizigo?

6., Mpoobe yakola ki neabantu:banaze okutega?

7. Omusu lwaki gwaddUka?

8. Mpoobe banne bamuleka wa nga bazzeeyo eka?_

9. Onusu gwayingira wa?

10. Mpoobe yakola ki ngtonusu guyingidde nu bunnya?

11. Mpoobe yalaba ki neatuuseyansi?

Embwa ntomusu byatuula kunpi n' and. eyo wansi?

13. Mpoobe yakola ki neatuuseewa Walunbe?

14. Mpoobe yaddanu atya Walunbe bwe yanubuuza obanga ananyiyo gye yage7da?

.15. Mpoobe Walumbeyanukuutira butakola ki?

16. Abantu baneka ababuuza Mpoobe gye yali agenze?

17. Mpoobe yabuulirako ani?

18. Mpoobe Walunbe yanuganba atya ngfanaze okubuulirako nnyina?

19. Mpoobe yeekweka wa olw'okutya okufa?.

20. Mpoobe yakola ki ku nkonerero nga abuliddwa gyan'eekweka?

27'

1 Ci

Hosted for free on livelingua.com

Page 27: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

23

LESSON 15

AUXILIARY VERBS

I can go. I will go.

The words can and will are duxiliary 'verbs, because they help theother verbs "go" and."come" to_form their tenses. .In-huganda we have

several-sUch verbs as °KUM and -LI (to be), OKULEKA (to leave off)OKULEHA (to fail),, OKUJJA (to cone), OKUTERA and OKWAGALA (on the point ofetc.), OKUVA.(just been), °KUMLA (denoting completed action), OKULYOKA(and then etc.), OKUSOOKA (to do first), OKUGIRA (to act).

OKUTA and .LI (to be) c,g.

(i) Sinple auxiliary

Tubadde tukola - WeBabadde baganba ki?Nali nyiuba - I wasMwali mugenze wa? -

(ii) Identity.

Kikopo ki kyeU#enda Mbale,

(iii) Condition

have been working.- What did they want (lit. What were they sayin6singing.Where had you gone?

nba ndeeta? - Which cup an I to bring?bassi ki mre Elankwata? - I au going-to Hbale, which

bus plist I take (catch)?

Oba onojja okeerako - If you are coming, tome early.Bwe nuba mugenze e Kampala, uungulirayo ennere. - If you go to

Kampala, buy me food (from there).

OKULEKA or KA (to leave off)

This_-LEKA Ks a short form in A. It nay be followed by an infini-

tive or by a subjunCtive.

When followed by the infinitive it makes a native coumd, e.g.Leka kukola bwtotyo - Do not do that (lit. Leave to do thus.)Wajjaayu leka kuzannyira Lbuga Wajjaayu stop playing at the

masterts place.Muleke kuleekaana - Stop making noise (lit. stop to make noise)

(i)

(ii) When followed by the subjunctive it has the meaning of tlett e.g.Ka Mende - Let me go (lit. leave that I may go.)Ka ndabe - Let me see.Muleke akole emmere - Let her prepare the food (lit. Let her make

the food.)

28

Hosted for free on livelingua.com

Page 28: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

24

.0KULEMA (to fail)

(i) LE r, as the second of two col:Lands has the ueaning of 'so that _ --not'and is in the subjunctive, e.g.

Mugaube alone akujja.' Tell him that he need not to come.Muyite alene okugenda Call him and tell him not to go. ('lit. Call

him so that he does not go.)

(ii) When its modified form is'usedli± has tile meaning of'ought to have-1e.g.

Vialeuye kujja ku ssaawa bbiri You ought to have cone at 8:00.Twaleuye kusooka Kampala Vie ought to have Gone to Kaapala first.

OKUJJA (to come)

JJ1 implies an action in the future, and it is followed by theinfinitive, e.g.

Ajja kugenda nkya He will Co tomorrow.Ajja kukola ki? What will he do?Mukasa ajla kugenda e Bulaya mu June Ilukasa will go to Europe in

June.

OKUTERA, OXWAGALA (on the point of, etc., just)

TIM is used in the future and is followed by infinitive with theI.V AGAL is used.in the Present and is followed by the infinitivewithout the I,V., e.g.

Nnaatera okugenda I au about to go,Enkuba eneetura okutonnya The rain season is about to begin. ,--

Njagala kugenda kuwummula I an about to go and rest, or, I an aboutto go on leave.

,

OKUVX (just been)1

VA has the moaning of 'just been, therefore, why, reason why, orbecause'.

(i) just been: Here it is followed by the infinitive, e.g.

Nvakusoua I have (just) been reading.Tuva kudduka We have (just) been running.

(ii) Therefore:' When tVii' has the meaning of 'therefore? it can be inany tense to suit the co ext, but the verb following must always bein the present tense, e.

Kye nva nkola Therefore I work or That is why I work.Kye baava irsgaane Therefore they refused or That is why they refused.Kye tuliva tugenda Therefore we shall go or That is why we will go.

49 Hosted for free on livelingua.com

Page 29: Peace Corps Luganda Continuation Book 2 - Live … FOREWORD This is the Luganda Continuation Wok II,,following the first book of 19682 for Peace Corps Luganda students::It.cont&ins

25dr.

(iii) Ely?: With thei''words tnsonga kit it implies twhy ?', e.g.

Nsonga ki kye baava batajja? - Why didn't they come?Nsonga ki kye muva mutasasula? Why dontt you (pl.) pay?

(iv) Because: In answer to the question 'why ?', e.g.

thsonga"kye baava batajja, tebaalina mmotoka - The reason why theydid not cone was that they had no car, orThey did not come because they had no car.

Kye muva mutasasula kubanga tenulina sente - You do not pay becauseyou.have no money.

°KUMLA (denoting completed action)

(i) When -MALA is followed by the infinitive it denotes completed action,e.g.

Onwani amaze okulya?-- Has the master finished eating?Omwana bwe yamala okulya ne yeebaka - When the child finished eating,

he went to sleep.

(ii) When the Modified Form or the Past Tense or the, Future Tense: of -MALAis followed by the Narrative Tense, it denotes a changed intention,e.g.

Mmaze ne sigenda I intended to go, but changed my mind not to go,or, I ended by not going.

Anaze n'agenda - His intention was not to go, but he has changed hismind and in the end he went.

Twamala ne tukkirizinganya - In the end we agreed.Omufunbiro anaanala n'afunba - The cook, in the end, may be induced

to cook.

(iii) When 'ga-t is prefixed to the verb,.the Imperative or Sutjunctive of-MALA imply Ino alternative', e.g.

Llala galya Bat it (although you do not like it).Minnie gagenda - Never mind, go.Bamale gajja - Let them cone (whether we/they like it or not).

OKULYOKA (and then, eta.)

-LYOKA has the meaning of 'and then', tin order thatt and it isgocd that', e.g.

Amaze kulfma ntalyoka afuuba - He first did somedigging and th,nsome cooking, -

Yabasasula sente no balyoka bakola - He had to pay them noney beforei they worked. (lit. he paid them money and

then they worked.).

Enkuba eryosc n'etonnya - It is good that it has rained.

I.

3 0- Hosted for free on livelingua.com